Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 91 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

NUP nga tugirwanyisa lwaki – Nandala

July 19, 2023 · Mubiru Ali

Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change Nathan Nandala – Mafabi: “Hon. Ssemujju, Erias Lukwago nekibinja kyabwe bavuddeyo nebategeeza nti twafuna ssente okuva ewa Mw. Yoweri Kaguta Museveni okulwanyisa National Unity Platform NUP. Lwaki Omwogezi wa FDC ate yayogerera NUP! Kino kyongera okukakasa nti si Bannakibiina kya FDC. Batudde butuuze mu bifo ebinene naye nga Bammemba ba NUP. Y’ensonga lwaki mu kalulu akawedde Lukwago yali asaasira nnyo NUP n’ebiwayi ebirala okusinga FDC. NUP bweba erina okwemulugunya kwonna, wetuli era tuli betegefu okwenyonyolako.”