Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 91 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Abazigu babbye emotoka yaba Ppaatiri mukuziika Aponye

July 13, 2023 · Mubiru Ali
Abazigu abatanategeerekeka balabiriza basajja Bakatonda okuva mu Bulabirizi bwe Kigezi okukkakana nga bababbyeko mmotoka kika kya Suzuki nnamba UAT 478N bwebabadde mu kusaba okusiibuula omugagga Aponye. Okusinziira ku Rev. Can. Milton Nkurunungi, akulembera Obulabirizi buno mmotoka eno ya Budinkoni bwe Kikungiri mu Munisipaali ye Kabale. Poliisi etandise omuyiggo ku batamanyangamba bano abatatya bintu bya Mukama.
Wabula eyaliko omusirikale wa Uganda Police Force eyawummula AIGP Asan Kasingye avuddeyo nategeeza nti emotoka eno yakwatiddwa mu kiro ku ssaawa nnya ez’ekiro ku misanvu gya Poliisi e Rwampara era yasangiddwamu omukyala nga yagivuga.