Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 166 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

RDC ne Diso e Kayunga baleese alumiriza aba NUP okumusuubizi ssente bagambe nti yabuzibwawo

Olunaku lw’eggulo RDC wa Disitulikiti y’e Kayunga Moses Ddumba ne DISO Barasa Kildon bayise olukiiko lwa Bannamawulire bukubirire…

Bebawambira abantu bammwe mujje gyendi – Norber Mao

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao awadde abenganda z’abantu abawambibwa okutuukirira bbo nga Gavumenti…

Mukyala wo wa NUP awakanyizza ebya RDC w’e Kayunga

Mary Namuyanja mukyala w’omuwangizi wa National Unity Platform eyawambibwa mu November 2020 avuddeyo nasaba abobuyinza okulekerawo okuteekawo abantu…

Uganda Prisons eyagala ssente kuzimba makomera malala

Elly Muhumuza, Commissioner Planning & Development, owa Uganda Prisons Service ategeezezza akakiiko ka Palamenti nti Eggwanga lyetaaga okuzimbayo…

Sipiika alabudde Ababaka obutaswaza Uganda

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alabudde ababaka ba Palamenti abagenda okukiikirira Uganda mu mizannyo gy’Ababaka ba Palamenti…

Okudaabiriza omuzigiti gwa Old Kampala kwakumalawo obuwumbi 8.5

Akakiiko ka Palamenti ak’embalirira y’Eggwanga kakizudde nti okuddaabiriza omuzigiti gwa Old Kampala kugenda kumalawo ensimbi obuwumbi 8.5 nga…

Ababaka ba Palamenti boolekedde Rwanda mu mizannyo

Enkya ya leero Sipiika wa Palamenti, Anitah Among asimbudde Ababaka ba Palamenti abagenze e Rwanda okwetaba mu mizannyo…

Emotoka ya Poliisi Gavumenti gyenoonya eri Kajjansi – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mu Palamenti wiiki ewedde, abakulu mu Gavumenti bategeeza nga bwebatamanyi…

Bobi Wine ayambalidde Wangadya owa UHRC

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ayanukudde Ssentebe w’akakiiko akalera eddembe…