Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Mukyala wo wa NUP awakanyizza ebya RDC w’e Kayunga

December 10, 2023 · Mubiru Ali
Mary Namuyanja mukyala w’omuwangizi wa National Unity Platform eyawambibwa mu November 2020 avuddeyo nasaba abobuyinza okulekerawo okuteekawo abantu batamanyi wabula bakkomyeewo bbaawe Martin Lukwago mu bwangu.
Ono ategeezezza nti omusajja RDC w’e Kayunga Moses Ddumba ne DISO Barasa Kildon gwebalaze nti ye Martin Lukwago tamumanyi.