Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 342 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Sipiika alabudde Ababaka obutaswaza Uganda

December 7, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alabudde ababaka ba Palamenti abagenda okukiikirira Uganda mu mizannyo gy’Ababaka ba Palamenti ab’obuvanjuba bwa Africa egigenda okubeera mu Ggwanga lya Rwanda okwewala okuswaza eggwanga lyabwe nga basula mu wooteeri eza layisi.
Sipiika ategeezezza nti ensako gyebagenda okufuna eya ddoola 720 buli lunaku ensimbi zino zigenda kuba zibamala bulungi nnyo n’abasaba obutasula mu bisulo bya ddoola 20 nga bwegwali omwaka oguwedde.