Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ababaka ba Palamenti boolekedde Rwanda mu mizannyo

December 7, 2023 · Mubiru Ali
Enkya ya leero Sipiika wa Palamenti, Anitah Among asimbudde Ababaka ba Palamenti abagenze e Rwanda okwetaba mu mizannyo gy’Ababaka ba Palamenti ab’Amawanga agali mu Buvanjuba bwa Africa.
Bw’abadde abasimbula, abeebazizza okwewaayo ne beetaba mu mizannyo gino era n’abasaba okukuuma ekifaananyi kya Uganda ate banyweze n’omwoyo gw’obumu oguli mu Mawanga g’Obuvanjuba bwa Africa.