Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 240 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Emotoka ya Poliisi Gavumenti gyenoonya eri Kajjansi – LOP Mpuuga

December 7, 2023 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mu Palamenti wiiki ewedde, abakulu mu Gavumenti bategeeza nga bwebatamanyi ku motoka ya Uganda Police Force 999/17 eyayogerwako mu katambi akakolebwa aba BBC ku kutta abantu okwaliwo mu November 2020 mu Kampala. Wabeewo agamba Gen. David Muhoozi Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga nti emotoka eno eri Kajjansi akadde kano ku luguudo lwe Entebe.”