Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Lwaki Sipiika atufuula abasiru? – Omubaka Alioni

Omubaka wa Aringa South Yorke Alioni avuddeyo natabukira Sipiika Anita Among gwagamba nti atuulidde ekiteeso kyabwe ekyokuggya obwesige…

Olutindo lwa Karuma lwakuggalwa okuva nga 23 – September – Minisita Katumba

Minista avunaanyizibwa ku by’enguudo n’entambula Ge. Edward Katumba Wamala avuddeyo nalangirira ng’olutindo lwa Karuma bwerugenda okuggalwa okuva ku…

Besigye ne Museveni bonna be bamu – Jack Sabiiti

Jack Sabiiti Munnakibiina kya Forum for Democratic Change; “Ekiruma Kizza Besigye nti ffe tulina ekkomo ku bisanja era…

Bobi Wine akyagaanye okutuwa sitaatimenti ye ku byaliwo – ACP Rusoke

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti bakyasanze akaseera akazibu mukunoonyereza kwabwe ku byaliwo…

Kitalo! Omusajja atamyeeko mukyala we omutwe e Katwe

Kitalo! Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango ategeezezza nga bwewaliwo ettemu eribadde e Katwe mu Kampala, omusajja…

Ogwa Achileo Kivumbi gwakutandika okuwulirwa nga 8-10

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina National Unity Platform Shamim Malende era nga yomu ku Bannamateeka ba NUP ategeezezza…

Temugenda kuntiisatiisa njakukiggusa – Omubaka Lumu

Omubaka akiikirira Mityana South Munnakibiina kya Democratic Party Uganda agamba nti tagenda kutiisibwatiisibwa nekyokumusimbako omuntu nti ekifo nebakitwala…

Kigambibwa nti Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine alumiziddwa mukavuvungano abawagizi be kebabaddemu…

Mbirozankya tokyali mukulu wa Kika ky’Effumbe, walya nsowole – Kkooti ya Kisekwa

Kkooti ya Kisekwa eramudde ku bukulu Bw’Ekika ky’Effumbe, kya kufuna Omutaka omuggya oluvannyuma lw’okukizuula ntiย  Yusuf Mbironzankya abadde…