Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 184 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Ebyokwerinda binywezebwe e Buddu

Akulira oludda oluwabula Gavumenti era omumyuuka w’omukulebeze wa National Unity Platform owamassekatti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mu kiro…

ABABAKA BA BUGANDA BAGENDA KUSISINKANA

Akabondo k’ababaka abava mu Buganda kagenda kutuula essaawa yonna okulaba eky’okukola ku ttemu ly’ebijambiya eriri mu Buddu. Kino…

ABABAKA BALAMBUDDE AMAATO AGAGULIBWA MOH

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku kulondoola ebyobulamu mu Ggwanga aka Parliamentary Health Committee nga kakulirwa Dr. Francis Ayume…

Bammeeya ba Divizono basisinkanye ED wa KCCA

Olunaku olwaleero ba Ssentebe ba zi Divizoni ezikola Kampala basisinkanye Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago wamu…

AB’EBIJJAMBIYA BATUJJU – GEN. DAVID MUHOOZI

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi avuddeyo nategeeza Bannamawulire nga abebijjambiya abatema…

Abebijjambiya batandise okuwandiika ku nnyumba z’abantu e Masaka

Mu kiro ekikeesezza olwaleero abebijjambiya basse omuntu omulala e Kyazanga mu Disitulikiti y’e Lwengo. Attiddwa ye Lusindi vicent…

Nantaba atandise okwewozaako leero

Okuwulira emisango ejjawawabirwa Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Kayunga Aida Erios Nantaba kutandise mu Kkooti Enkulu e Mukono.…

Abantu bulijjo mbagamba ku curfew – RCC Bamwine

Omubaka wa Pulezidenti owa Disitulikiti y’e Masaka Fred Bamwine; “Mbadde nteekesa ekiragiro kya curfew e Masaka. Singa abantu…

BOBI WINE AKYALIDDEKO MU MAKA GABAWAGIZI BE ABALI MU KKOMERA

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Enkya yaleero tukedde kukyalako mu…