Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Abebijjambiya batandise okuwandiika ku nnyumba z’abantu e Masaka

August 30, 2021 · Mubiru Ali
Mu kiro ekikeesezza olwaleero abebijjambiya basse omuntu omulala e Kyazanga mu Disitulikiti y’e Lwengo. Attiddwa ye Lusindi vicent 85, ono ye muntu owa 26.
Tebakomye kwekyo kati batandise okuwandiika ku mayumba g’abantu nga babatiisatiisa nga bwebagenda okubatema.