ABABAKA BA BUGANDA BAGENDA KUSISINKANA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akabondo k’ababaka abava mu Buganda kagenda kutuula essaawa yonna okulaba eky’okukola ku ttemu ly’ebijambiya eriri mu Buddu. Kino wekijjidde nga abantu abali mu 30 bebakattibwa mu bulumbaganyi bwe bijambiya mu ttundutundu lye Masaka.
Kino kirangiriddwa Ssaabawanddiisi w’ akabondo kano era omubaka wa Ntenjeru South Patrick Nsanja.
Share.

Leave A Reply