Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Nantaba atandise okwewozaako leero

August 30, 2021 · Mubiru Ali
Okuwulira emisango ejjawawabirwa Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Kayunga Aida Erios Nantaba kutandise mu Kkooti Enkulu e Mukono. Harriet Nakwedde owa National Unity Platform NUP yeyatwala Nantaba mu Kkooti.
Olwalero Omubaka Nantaba yabadde mu kaguli nga asoyebwa kajogijogi w’ebibuuzo Bannamateeka ba Nakwedde ng’Omulamuzi Olivia Kazarwe Mukwaya yaguli mu mitambo.