Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Omusirikale wa Poliisi akwatiddwa e Bukomansimbi

Kigambibwa nti waliwo omusirikale wa Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi akwatiddwa Poliisi olwokubuulira Akakiiko ka Palamenti…

EMBIZZI EZO ENTITIIZI ZONNA TUGENDA KUZIKWATA

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye era nensaasira aba famire zaabo bebatidde abantu mu ttemu erikolebwa embizzi entitiizi zebayita…

POLIISI EKUTTE ABABADDE BATIISATIISA MMEEYA

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte abantu 3 Entebe kubigambibwa nti babadde batambuza ebibaluwa bikiro kitwala omunaku…

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Hoima ateereddwa ku kakalu ka Kkooti

Omulamuzi omukulu owa Kkooti e Hoima ayimbudde Ssentebe wa Disitulikiti y’e Hoima owa LC5 Kadir Kirungi ku kakalu…

Gavumenti eyagala kwediza Mountain of Moon University

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero agawaggulu, Chrysostom Muyingo aleese ekiteeso mu Palamenti nategeeza nga Gavumenti…

Ssaabasumba Yona Lwanga wakuziikibwa Ddegeya

Abatuuze bo ku Kyalo Ddegeya Namwatulira nga Ssaabasumba Jonah Lwanga gyahenda okuziikibwa bali mukiyongobero oluvannyuma lwokuvibwako omuntu waabwe…

Ababaka ba NUP batwaliddwa mu Kkooti

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates ne Allan Ssewanyana batwaliddwa…

Ssegiriinya ne Ssewanyana basindikiddwa e Kitalya

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Ssewanyana ne Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates basindikiddwa ku…

Eyafuna eza Nabbanja nga yeyita owa booda booda e Gulu akwatiddwa

Geoffrey Oloya, eyeyita owa booda booda eyasooka okufuna ssente za Ssaabaminisita Rt Hon Robinnah Nabanja emitwalo 10 akwatiddwa…