Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live

EMBIZZI EZO ENTITIIZI ZONNA TUGENDA KUZIKWATA

September 8, 2021 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye era nensaasira aba famire zaabo bebatidde abantu mu ttemu erikolebwa embizzi entitiizi zebayita abebijjambiya.
Abamu bakwatiddwa olwokuba balekawo emikululo mingi okutusobozesa okubalondoola. Obubaka bwange eri abatiisitiisi abo nti mwenna tugenda kubafuna.”