Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
Eyafuna eza Nabbanja nga yeyita owa booda booda e Gulu akwatiddwa
September 7, 2021 · Mubiru Ali
Geoffrey Oloya, eyeyita owa booda booda eyasooka okufuna ssente za Ssaabaminisita Rt Hon Robinnah Nabanja emitwalo 10 akwatiddwa Uganda Police Force oluvannyuma lw’ababaka okukizuula nti teyali wa Booda booda.