Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 521 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Kibalama aguddewo offiisi za NUP endala

Abekiwayi kya National Unity Platform ekikulemberwa Nkonge Kibalama kigamba nti beddizza ekibiina kyabwe era nebayita Pulezidenti wa NUP…

Katikkiro azzeemu okulambula abalimi b’emmwaanyi

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuse e Bulemeezi okunnyikiza kaweefube w’Emmwanyi Terimba. Asookedde wa Mw. Ssemyano Timothy…

Kiki ekyatwala Yuganda okuzimba enguudo mu DRC – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Tulondoola n’eriiso ejogi…

Ryan Giggs asuddewo omulimu gwokutendeka Wales

#SimbaSportsUpdates; Eyaliko emunyeenye ya Manchester United, Ryan Giggs asuddewo omulimu gwobutendesi bwa Wales embagirawo. Giggs 48, yakoma okutendeka…

Minisitule etubidde ne ppaasippooti emitwalo 3

Omwogezi wa Minisitule y’ensonga z’omunda mu Ggwanga Simon Mundeyi avuddeyo nategeeza nga bwebagenda okwookya ppaasipoooti eziwerere ddala emitwalo…

Pulezidenti Museveni mugenyi e Kenya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ntuuse mu Kibuga Nairobi ekya Kenya, mu nsisinkano eyookusatu ey’Abakulembeze b’Amawanga agegattira mu East…

Opposition eraze byetuuseeko

Ababaka b’Oludda Oluwabula Gavumenti mu Palamenti nga bakulembeddwamu abakulira Rt. Hon. Mathias Mpuuga Nsamba bavuddeyo nebategeezezza nti ekimu…

Abakosebwa e Katakwi Pulezidenti abazimbidde ennyumba

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd. Maj. Jessica Rose Epel Alupo, aka Jessica Alupo avuddeyo nategeeza; “Nakiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Kkooti ekakasizza Connie Galiwango ku kifo ky’omubaka

Kkooti ejulirwamu ekakasizza Hon. Connie Nakayenze Galiwango ku kifo ky’ omubaka omukyala ow’ ekibuga kye Mbale mu Palamenti…