Ryan Giggs asuddewo omulimu gwokutendeka Wales

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Eyaliko emunyeenye ya Manchester United, Ryan Giggs asuddewo omulimu gwobutendesi bwa Wales embagirawo. Giggs 48, yakoma okutendeka Wales mu November 2020 oluvannyuma lwokukwatibwa ku byekuusa kubusambattuko mu maka.
Oluvannyuma yavuunanibwa emisango okwali okulumya eyaliko muganzi we emisango gyeyegaana. Okuwulira emisango egimuvunaanibwa kutandika mu August.
Share.

Leave A Reply