Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 300 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Minisitule etubidde ne ppaasippooti emitwalo 3

June 20, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Minisitule y’ensonga z’omunda mu Ggwanga Simon Mundeyi avuddeyo nategeeza nga bwebagenda okwookya ppaasipoooti eziwerere ddala emitwalo 3 oluvannyuma lwabannyinizzo okulemerwa okuzinona nga kati ebbanga lisuuka mu mwaka mulamba batubidde nazo.