Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 300 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Opposition eraze byetuuseeko

June 20, 2022 · Mubiru Ali

Ababaka b’Oludda Oluwabula Gavumenti mu Palamenti nga bakulembeddwamu abakulira Rt. Hon. Mathias Mpuuga Nsamba bavuddeyo nebategeezezza nti ekimu ku bintu byebenyumirizaamu byebakoze kwekukendeeza ku sipiidi Gavumenti gyeyewolamu ssente munda mu Ggwanga ng’eno ebadde esusse ogwomulamuzi.