Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
Katikkiro azzeemu okulambula abalimi b’emmwaanyi
June 21, 2022 · Mubiru Ali
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuse e Bulemeezi okunnyikiza kaweefube w’Emmwanyi Terimba. Asookedde wa Mw. Ssemyano Timothy ku kyalo Magere e Semuto. Ssemyano alina yiika 9 ez’emmwanyi mwasobodde okuweerera abaana nokufuna ensimbi.