Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 238 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Tag: latest

Baminisita abekisiikirize batudde nebekubamu ttooci

Olukiiko lwa Baminisita ku ludda oluvuganya Gavumenti lwevumbye akafubo k’okwekubaamu ttooci ku ngeri gyebatambuzaamu emirimu n’okutunuulira ensonga zebagenda…

Cindy agobye omwana omuto ku siteegi

Omuyimbi Cindy sanyu agobye omuyimbi omuto ku siteegi ku Fusion Auto Spa e Munyonyo nga agamba nti omwana…

Ssaabalamuzi alayizza abalamuzi abaggya

Ssaababalamuzi wa Yuganda Alfonse Chigamoy Owiny-Dollo yakulembeddemu omukolo gw’okulayiza abalamuzi n’abakozi mu kitongole ekiramuzi abawerera ddala 85 abaggya…

Muddeyo musomese abaana b’Eggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba abasomesa ba ‘Arts’ bonna mu Ggwanga okudda mangu ku mirimu basomese abaana…

Abadde agezaako okubba bamukubye essasi mu butuuliro

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga omusirikale w’eggye…

Omuvubuka afiiridde mukugezesebwa okuyingira UPDF

Kitalo! Omuvubuka abadde yakamaliriza Siniya eyokuna afiiridde mu kusunsulamu abagenda okwegatta ku ggye lya UPDF mu bitundu bya…

Pulezidenti Museveni asisinkanye aba UNATU

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Minisita w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo batuuse ku kisaawe kya Kololo Ceremonial Grounds okusisinkana abakulembeze b’abasomesa…

Abakozi ku ssamba y’amajaani e Bushenyi bekalakaasizza

Abakozi ku ssamba y’amajaani eya McLeod Russel Uganda Limited Ankole Tea Estate esangibwa e Mashonga Kyamuhunga, mu Disitulikiti…

Spice Diana jangu obitebye – Poliisi

Uganda Police Force e Katwe eyise omuyimbi Namukwaya Hajara aka Spice Diana ku bikwatagana n’okuttibwa kw’omuvubuka ow’emyaka 27…