Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Muddeyo musomese abaana b’Eggwanga – Pulezidenti Museveni

July 4, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba abasomesa ba ‘Arts’ bonna mu Ggwanga okudda mangu ku mirimu basomese abaana b’Eggwanga nga ensonga zaabwe bwezikolwako. Ono abadde asisinkanye abakulira ekibiina ekitaba Abasomesa bonna mu Ggwanga ekya Uganda National Teachers’ Union (UNATU) ku kisaawe e Kololo.
Agambye nti talabawo nsonga bano ebeediimisa kuba eky’okwongeza abasomesa ba Ssaayansi omusalaa tekitegeeza nti bo aba ‘Arts’ babeerabidde. Ayongeddeko nti balina enteekateeka eri abakozi bonna nga tebaagala kubaawo agitaataaganya.