Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 343 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abakozi ku ssamba y’amajaani e Bushenyi bekalakaasizza

July 4, 2022 · Mubiru Ali

Abakozi ku ssamba y’amajaani eya McLeod Russel Uganda Limited Ankole Tea Estate esangibwa e Mashonga Kyamuhunga, mu Disitulikiti y’e Bushenyi bakedde kuteeka wansi ebikola nga baagala bongezebwa omusaala. Abakozi abakola mu ssamba abalonda amajaani nga bano bafuna 5,700/= buli lunaku baagala zino zongezebwe zituuke ku 10,000/=.