Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omuvubuka afiiridde mukugezesebwa okuyingira UPDF

July 4, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuvubuka abadde yakamaliriza Siniya eyokuna afiiridde mu kusunsulamu abagenda okwegatta ku ggye lya UPDF mu bitundu bya Busoga. Thomas Weyansya 23, kigambibwa nti olw’amaze okudduka embiro za kiromita 5 naagwa eri naazirika kwekuddusibwa mu Ddwaliro ekkulu e Iganga gyeyafiiridde.
Maj Charles Kabona ayogerera ekibinja ekisooka mu UPDF agamba nti famire y’ono tegenda kuliyirirwa kubanga abadde tanayitamu kwegatta ku Ggye.