Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 346 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abadde agezaako okubba bamukubye essasi mu butuuliro

July 4, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga omusirikale w’eggye lya UPDF bwakubye omuvubuka John Opiyo essasi mu erikutte obutuuliro bwabadde agezaako okuyingira ekkolero lya Ifatra nga lino lirongoosa byanyanja erisangibwa ku luguudo lw’e Gayaaza e Kyabando – Kanyanya Quater Zone.
Kigambibwa nti Opiyo y’abadde ne banne 4 ababadde babagalidde ebisi nga baagala okubba ekkolero lino wabula ebintu byatabuse banne nebayotta.