Breaking
News: Ekisoko kyokulunga ekijjulo mu mindi kikanudde omukontanyi kata bamuwujje! Ani yawungula Jajja! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta ne leero girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga batta bibuuzo ku bibuuzo ku News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Cindy agobye omwana omuto ku siteegi

July 5, 2022 · Mubiru Ali
Omuyimbi Cindy sanyu agobye omuyimbi omuto ku siteegi ku Fusion Auto Spa e Munyonyo nga agamba nti omwana omuto tasobola kubeera mu bidduula ssaawa mukaaga ogw’ekiro. Cindy yagobye Rema K nga agamba nti amazina geyabadde azina gaweebula omwana omuto nga ate agazinira mu bbaala.
Cindy agamba nti ye ng’omukyala era Maama tekiba kyabuvunaanyizibwa bazadde kuleka baana bawala bato kubeera mubidduula essaawa ezo mu kifo kyokubeera mu buliri nga bebase okwetegekera enkeera okugenda okusoma.
Cindy ayongerako nti abaana abakyali mu ssomero tebetaaga kuberabiza kusoma nga babakozesa ssente.