Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Ekisaakaate kya Nnabagereka 2023 kitongozeddwa.

Nnabagereka agambye nti omulamwa gwesigamiziddwa ku kumanya nti buli mwana alina obusobozi okukuza ebirooto bye, era ekisaakaate kigenda…

Norbert Mao asisinkanye Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nsisinkanye Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao mu State House Entebe. Tutadde omukono…

Ettaka lyandibumbulukuka essaawa yonna – Hon. Musila

Omubaka wa Bubulo East, Hon. John Musila agamba nti waliwo okumbuulukuka kw’ettaka okugenda okuggwawo ku lusozi Elgon nga…

Lwaki temwabalinze kukungula mucceere gwabwe – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Among avuddeyo ku nsonga y’abalimi bebasayidde omucceere mu Disitulikiti y’e Otuke; “Abalimu…

Munyongereyo enaku 30 njogere n’abajulizi – Muwaabi wa Gavumenti

Omuwaabi wa Gavumenti ali mu musango gw’Ababaka ababiri Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Muhammad Ssegiriinya ne…

Abebyokwerinde muleke aba Opposition banoonye akalulu – Capt. Mike Mukula

Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM owobuvanjuba Capt. Mike Mukula avuddeyo nasaba ebitongole byebyokwerinda mu…

Temunsibaako matu gambuzi kundiisa ngo – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasambajja ebyokugamba nti Yuganda eri mu ‘middle class economy’. Bweyabadde ayogerako ne Munnamawulire…

Kitalo! Omuyiiya Nsamba afudde

Minisitule y’ebyobulamu mu Ggwanga evuddeyo netegeeza nga bwefunye amawulire g’okufa kwa Christopher Nsamba; ono nga yeyayiiya ekyuuma ekikuumirwa…

Uganda Heart Institute yetaaga obukadde bwa ddoola 7

Akulira The Uganda Heart Institute Dr. Omagino John avuddeyo nategeeza nga bwebetaaga obukadde bwa ddoola 7 okuzimba eddwaliro…