Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live

Kitalo! Omuyiiya Nsamba afudde

July 18, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule y’ebyobulamu mu Ggwanga evuddeyo netegeeza nga bwefunye amawulire g’okufa kwa Christopher Nsamba; ono nga yeyayiiya ekyuuma ekikuumirwa abaana abawerera ddala 10 ababa bazaaliddwa nga tebanatuuka nga ebyuuma bino ekimu kiri mu Ddwaliro e Kawempe ekira kiri mu Ddwaliro e Mukono.
Ono era yayiiya Drone, ebyuuma bya ICU ebyabaana abawere ebiteekebwa mu motoka agaffemulago. Omwoyo gwe Omukama agulamuze kisa.