Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 298 listening Simba FM Live

Uganda Heart Institute yetaaga obukadde bwa ddoola 7

July 18, 2022 · Mubiru Ali

Akulira The Uganda Heart Institute Dr. Omagino John avuddeyo nategeeza nga bwebetaaga obukadde bwa ddoola 7 okuzimba eddwaliro erigenda okutumbula obujjanjaba bw’emitima, lino ligenda kujjanjaba okwesiba, okulemererwa kw’omutima, ebituli Dr Omagino agamba nti byonna bwebitambula obulungi mu myaka 10 bajja kuba basobola okukola ku bizibu byonna eby’omutima omuli n’okugikyuusa.