Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 295 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Omusirikale wa UPDF asookerwako alina okufuna akakadde kamu – Pulezidenti Museveni

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakalambira ku nsonga y’omusaala gw’eggye lya UPDF nga agamba nti omusirikale asookerwako…

Kkooti Enkulu leero lwesuubirwa okutandika okuwulira ogwaba NRM

Olunaku olwaleero Kkooti Enkulu mu Kampala lw’esuubirwa okutandika okuwulira omusango Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM 23…

Sipiika Tayebwa ayisizza obuwumbi 207 okuduukirira Roko

Palamenti olunaku lw’eggulo ngekubirizibwa omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa yayisizza ensimbi obuwumbi 207 okuduukirira kkampuni ya ROKO Construction…

Poliisi eyiiriddwa ku kitebe kya DP ku Balintuma

Uganda Police Force yebulunguludde ekitebe kya Democratic Party Uganda ekisangibwa ku Balintuma oluvannyuma lwa Bannakibiina okulangirira nga bwebagenda…

NUP ewezezza emyaka 2 olwaleero

Olunaku olwaleero lwegiweze emyaka ebiri bukyanga Bannakisinde kya People and Power ekikulemberwa Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi…

Okukola ne NRM tekitegeeza nti nzikiriziganye nebibi byayo – Norbert Mao

Eyalondeddwa ku bwa Minisita Norbert Mao; “Bwenagenda mu nsiko nensisinkana Joseph Kony nemugwa mu kifuba, tekitegeeza nti nali…

Poliisi ekutte omutuuze e Namere n’ebyuuma byamasanyalaze

Abebyokwerinda mu KMP North, Kawempe ne Kasangati olunaku lw’eggulo bakoze ekikwekweto mwebazuulidde ebintu mu maka ga Mukibi Dirisa…

Mao mu Gavumenti ya Museveni ogenda wekka – Dr. Lulume

Omubaka Munnakibiina kya Democratic Party Uganda – DP Hon Dr. Lulume Bayiga avuddeyo nasekerera Pulezidenti wa DP Norbert…

Akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa katandise okunoonyereza ku Minisita Namuganza

Akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa mu Babaka katandise eddimu ly’okunoonyereza ku Mubeezi wa Minisita ow’ebyettaka, Persis Namuganza ku…