Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live

Abebyokwerinde muleke aba Opposition banoonye akalulu – Capt. Mike Mukula

July 19, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM owobuvanjuba Capt. Mike Mukula avuddeyo nasaba ebitongole byebyokwerinda mu Disitulikiti y’e Soroti obutetantala kutaataganya Ab’oludda oluvuganya Gavumenti nga banoonya akalulu mu Soroti East.
Ono agamba nti buli ludda lusaanye luweebwe eddembe okunoonya akalulu nti era talaba kabangali ezibembedde abasirikale ababagalidde omukka ogubalagala nga kino kijja kusobozesa akalulu okubeera akamazima n’obwenkanya.