Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live

Ettaka lyandibumbulukuka essaawa yonna – Hon. Musila

July 20, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka wa Bubulo East, Hon. John Musila agamba nti waliwo okumbuulukuka kw’ettaka okugenda okuggwawo ku lusozi Elgon nga waliwo olwatika oluweza kiromita 40 mu kitundu.
Asabye Minisita w’ebigwabitalaze okukyalako mu kitundu kino bakole ekisaanidde. Era asabye abantu mu kitundu kino basengulwe bunnambiro batwalibwe e Bunambutye.