Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 529 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi egamba efunye obujulizi obuluma Munnamateeka Opiyo ne banne

December 23, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti okunoonyereza ku musango gwa ‘Money Laundering’ ogwaguddwa ku Munnamateeka Nicholas Opiyo ne Bannamateeka abalala bweguzeemu omuzinzi olw’obujulizi bwebakafuna.
Poliisi egamba nti okusinziira ku bizibiti ebizuuliddwa aba ‘Forensic’ biraga nti bano bamenya ebiragiro ebirwanyisa ‘Money laundering’ nti era bano bakusigala nga bakuumirwa ku Special Investigations Division e Kireka.