Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 765 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Amayumba agali ku ttaka lyoluguudo lw’eggaali y’omukka gakooneddwa

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ntambula y’eggaali y’omukka ekya Uganda Railways Corporation – URC kikoze ekikwekweto mwekisengulidde abantu abagambibwa okwesenza…

Okutumbula ebitone mu miti emito, Obwakabaka busiimye abayizi b’amasomero

Mu kaweefube w’Obwakabaka bwa Buganda ow’okutumbula ebitone mu baana, abayizi okuva mu masomero agenjawulo mu gwanga bawereddwa ebirabo…

Omusirikale wa Poliisi eyakuba omuntu essasi asindikiddwa e Luzira

Omusirikale wa Uganda Police Force ASP Lamech Owor eyakwatibwa kubyokukuba omusuubuzi w’e Namugongo essasi eryamuttirawo bweyatomera emotoka ye…

Munnamawulire wa BBS Kenneth Kavulu akuumirwa ku Poliisi e Kabalagala

Ekitongole ekirwanirira eddembe lya Bannamawulire mu Ggwanga ekya Human Rights Network For Journalists-Uganda kivuddeyo nekitegeeza nga Munnamawulire wa…

Motiv Kasagga asindikiddwa ku alimanda e Luzira

Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Motiv Kasagga olunaku olwaleero aleeteddwa mu kkooti navunaanibwa omusango gwokukozesa obubi…

Ebya Namuganza bizeemu omukoosi

Okunoonyereza ku Mubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’amayumba Persis Namuganza, nate kuzeemu omukoosi. Kigambibwa nti ono yayisa mu…

Abazadde bakusasulira abaana baabwe wakati w’omutwalo gumu n’ebiri okunywa amata ku ssomero – Ssaabaminisita Nabbanja

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bweyakoze endagaano wakati wa Minisitule y’ebyenjigiriza nemizannyo wamu…

Waliwo Munnayuganda Nanono Sharifah yafiira e Dubai banoonya bantu be

Waliwo Bannayuganda abawuliriza baffe abawangalira e Dubai abatuweerezza ebbaluwa eno wamu n’amaloboozi mu katambi kano nga baagala oyo…

NUP eduukiridde abantu b’e Kasese abakosebwa amataba

Ekibiina kya National Unity Platform – NUP kivuddeyo nekiduukirira abantu b’e Kasese abakosebwa amataba mu wiiki gyetukubye amabega…