Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 546 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

NUP eduukiridde abantu b’e Kasese abakosebwa amataba

September 15, 2022 · Mubiru Ali
Ekibiina kya National Unity Platform – NUP kivuddeyo nekiduukirira abantu b’e Kasese abakosebwa amataba mu wiiki gyetukubye amabega omwafiira abantu 16 n’ebintu ebingi ebyayonoonebwa nga bangi balekebwa tebalina webegeka luba.
Ekibiina kya NUP kyakiikiriddwa Ssaabawandiisi w’ekibiini David Lewis Rubongoya wamu n’omumyuuka w’omukulembeze w’ekibiina owa mambuka Dr. Lina Zedriga nga babadde mu Gombolola y’e Rukoki awaafa abantu 16.