Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 602 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Amayumba agali ku ttaka lyoluguudo lw’eggaali y’omukka gakooneddwa

September 20, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ntambula y’eggaali y’omukka ekya Uganda Railways Corporation – URC kikoze ekikwekweto mwekisengulidde abantu abagambibwa okwesenza ku ttaka lyebibangirizi by’oluguudo lw’eggali y’omukka. Ebikwekweto bino bikoleddwa mu bitundu okuli; Namiryango, Nammanve, Kinnawattaka ne Kireka.
Amayumba gamenyeddwa ssaako n’ebintu ebiralala ebisangiddwa nga bikolebwa mu bifo bino.