Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 517 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abazadde bakusasulira abaana baabwe wakati w’omutwalo gumu n’ebiri okunywa amata ku ssomero – Ssaabaminisita Nabbanja

September 15, 2022 · Mubiru Ali
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bweyakoze endagaano wakati wa Minisitule y’ebyenjigiriza nemizannyo wamu nekitongole kya SNV Uganda okuva e Netherlands okuyamba okusasulira abazadde ku mata agalina okugabibwa mu masomero.
Abazadde bakusasula wakati w’omutwalo gumu n’ebiri buli ttaamu okusobozesa abaana okunywa amata. Ssaabaminisita ategeezezza nti balonzeewo amata kuba galimu ebirungo okuli ebirungu ebigumya amagumba okuli; Calcium, Vitamin D ne Magnesium ebikulu ennyo mu kukula kwabaana.