Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 219 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Ssegiriinya ne Ssewanyana baleeteddwa mu Kkooti

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli owa Kawempe North, Hon. Ssegiriinya Muhammad n’owa Makindye West Allan Ssewanyana…

Sinabulirako Kenya wendi mu Kampala – Hon. Wakikona

Omubaka wa Parliament of Uganda David Wakikona abadde agambibwa okubulira e Kenya kyaddaaki azuuse. Oluvannyuma lw’amawulire okusaasaanira eggwanga…

Motiv Kasagga akiriziddwa okweyimirirwa

Munnakibiina ki National Unity Platform, Motiv Kasagga eyakwatibwa navunaanibwa omusango gwokukozesa obubi omutimbagano ngabadde yasindikibwa ku alimanda mu…

Kkooti y’amaggye egaanye aba NUP 31 okweyimirirwa

Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku olwaleero egaanye okusaba kw’abawagizi b’ekibiina kya National Unity Platform 31…

Eyawona ekirwadde kya Ebola agamba abantu bamusosola ku kyalo

Omu kubasimattuse ekirwadde kye Ebola mu Ddwaliro ekkulu e Mubende, Ssebayiga avuddeyo nategeeza nga egya Nakakaawa bwegimuweddeko olwabantu…

Bannakenya mutosonyiwe – Pulezidenti Museveni

Omuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko Gen. Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyetondera Bannakenya ku bintu mutabani we Gen. Muhoozi…

Omubaka Yorke atwaliddwa mu kkooti lwakukuba wa Poliisi

Omubaka wa Aringa South County mu Disitulikiti y’e Yumbe Yorke Alioni Odria olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi…

Mukuumira abaana abawala mu masomero – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba olunaku olwaleero akiikiridde omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga ku…

Omusawo omulala afudde ekirwadde kya Ebola

Minisitule y’ebyobulamu ekakasizza nga ekirwadde kya Ebola bwekitugumbudde omusawo omulala olwaleero nga kireetede omuwendo gw’abaakafa okulinnya okutuuka ku…