Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kkooti y’amaggye egaanye aba NUP 31 okweyimirirwa

October 11, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku olwaleero egaanye okusaba kw’abawagizi b’ekibiina kya National Unity Platform 31 okwokweyimirirwa ku misango egibavunaanibwa egoykusangibwa n’ebintu by’amaggye. Kkooti etegeezezza nti egaanye okusaba kwabano lwabutaba nabifo byankalakkalira gyebabeera ssaako n’okulemererwa okuleeta ababeyimirira abomuzinzi.
Ab’enganda z’abasibe balabiddwako ng’amaziga gabayitamu olw’ebbanga abantu baabwe lyebamaze mu nkomyo era nebawakanya nnyo okusalawo kwa Kkooti.