Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 207 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Eyawona ekirwadde kya Ebola agamba abantu bamusosola ku kyalo

October 5, 2022 · Mubiru Ali
Omu kubasimattuse ekirwadde kye Ebola mu Ddwaliro ekkulu e Mubende, Ssebayiga avuddeyo nategeeza nga egya Nakakaawa bwegimuweddeko olwabantu ookutandika okumusosola oluvannyuma lwokusiibulwa mu Ddwaliro nga awonye. Ono agamba nti abantu ku kitundu gyabeera bamudduka era nga takyasobola kubaako nakyagula ku dduuka olw’engeri abantu gyebamulabamu.
Alex Ssebayiga agamba okutwalibwa mu ddwaliro yavuga omusaabaze oluvannyuma eyafa ekirwadde kino wabula yafuna obujjanjabi naasibulwa ng’ateredde.
Courtesy Photo