Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Omulamuzi Lydia Mugambe akaligiddwa emyaka 6

Omulamuzi w’Ekitongole ky’Amawanga amagatte ekya United Nations (UN) Lydia Mugambe, 50, aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 6 n’emyezi 4…

Bannamawulire temulina byakukola? – Musirikale wa UPDF

Omusirikale w’Eggye lya UPDF abadde abagalidde omugoba nte awulirwa mu katambi ngajukiza Bannamawulire ababadde babakwata ku katambi nti…

Abajulizi Hajat Nambi baleese okulumiriza ate bawolerezza Nalukoola

Omusango Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi gweyatwala mu Kkooti ngawakanya obuwanguzi bwa Munnakibiina…

Kitalo! Rajiv Ruparelia afiiridde mu kabenje

Kitalo! Omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo akabenje akagudde ku Flyover…

Hon. Wangadya alagidde Gen. Muhoozi okuyimbula Eddie Mutwe mu bwangu

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission Hon. Mariam Wangadya avuddeyo nayisa ekiragiro eri Omuduumizi…

Mugisha aka Kempaka.11 asindikiddwa e Luzira

Mugisha Geoffrey alias Kempaka.11 eyalabikira mu katambi ngavuma Abaganda nga bwebali abasiru nga betunzeeko ettaka asimbiddwa mu Kkooti…

Besigye ne Lutale baziddwayo okutuusa nga 21 May

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye, omuyambi we Hajji Obied Lutale Kamulegeya ne Munnamaggye wa UPDF Cpt. David Oola…

Nalukoola yakuguka mugulirira abantu mu buli kimu – Munnamateeka Kalule

Bannamateeka ba Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi nga bakulembeddwamu Ahmed Kalule bavuddeyo nebategeeza…

Muleete Eddie Mutwe oba mufu oba mulamu – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine agamba nti ku lunaku lwebawamba omu ku…