Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Omulamuzi Lydia Mugambe akaligiddwa emyaka 6

May 3, 2025 · Mubiru Ali
Omulamuzi w’Ekitongole ky’Amawanga amagatte ekya United Nations (UN) Lydia Mugambe, 50, aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 6 n’emyezi 4 Kkooti ya Oxford Crown oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokutwala omukozi wawaka amuyambeko wabula navaayo nwyekubira enduulau nga agamba nti yamutwala ngomuddu e Bungereza.
#ffemmwemmweffe