Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Kitalo! Rajiv Ruparelia afiiridde mu kabenje

May 3, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo akabenje akagudde ku Flyover y’e Busaabala ku mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga musanvu neddakiika 53 emotoka ekika kya Nissan GTR nga njeru nnamba UAT 638L bwetomedde ebikodo neyefuula oluvannyuma nekwata omuliro. Luke agamba nti bategeezeddwa evadde evugibwa Rajiv Ruparelia 35 afiiriddewo embulaga.
#ffemmwemmweffe