Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 109 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Abajulizi Hajat Nambi baleese okulumiriza ate bawolerezza Nalukoola

May 3, 2025 · Mubiru Ali
Omusango Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi gweyatwala mu Kkooti ngawakanya obuwanguzi bwa Munnakibiina kya National Unity Platform Elias Nalukoola Luyimbaazi gutandikidde mu katemba, abajulizi Nambi beyaleese okuli; Nathan Kayemba Muwanguzi ne George William Mawumbe bwebayitiddwa okuwa obujulizi ate nebatandika okuwolereza Nalukoola. Byampuna!
Wano Bannamateeka ba Nambi webaviiriddeyo okutegeeza nti Nalukoola ne Bannamateeka be batandise okugulirira abajulizi baabwe nga bwebakola mu kulonda nebagulirira abalonzi.
#ffemmwemmweffe