Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Hon. Wangadya alagidde Gen. Muhoozi okuyimbula Eddie Mutwe mu bwangu

May 3, 2025 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission Hon. Mariam Wangadya avuddeyo nayisa ekiragiro eri Omuduumizi w’Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba okuyimbila Edward Rogers Ssebuufu aka Eddie Mutwe. gweyavuddeyo nategeeza nti amulina mu basement embagirawo nti era singa kino takikola ajja kuba ayisizza olugaayu mu Kakiiko ngamenye Ssemateeka akawayiro 53(1) (d).
#ffemmwemmweffe