Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
News
Nalukoola yakuguka mugulirira abantu mu buli kimu – Munnamateeka Kalule
April 30, 2025 · Mubiru Ali
Bannamateeka ba Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi nga bakulembeddwamu Ahmed Kalule bavuddeyo nebategeeza nti tebalaba nga ku muntu agulirira balonzi nga Munnakibiina kya National Unity Platform Elias Luyimbaazi Nalukoola gwebagamba nti yatuuse nokugulirira abajulizi baabwe 3.
Bya Christina Nabatanzi