Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Mugisha aka Kempaka.11 asindikiddwa e Luzira

April 30, 2025 · Mubiru Ali

Mugisha Geoffrey alias Kempaka.11 eyalabikira mu katambi ngavuma Abaganda nga bwebali abasiru nga betunzeeko ettaka asimbiddwa mu Kkooti ya Buganda Road nasindikibwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira.
Ono avunaaniddwa omusango gwokusaasanya amawulire agobukyayi. Ono yavaayo nategeeza abaali bamunenya nti ye Munyarwanda tewaali kyebasobola ku mukola.
Baleese okumweyimirira tebabadde nabiwandiiko.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe