Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Bobi Wine bamugaanye okulaba Hon. Ssewanyana

Akulira ekibiina kya National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, omwogezi w’ekibiina Hon. Joel…

Batuleese okwaniriza Muhoozi e Mbale nebatuleka wano, navudde Bududa – Yunus Wakhooli

Waliwo Abantu abasangiddwa nga basiraanidde ku kisaawe mu Kibuga Mbale awabadde olukungaana lwa Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga Gen Muhoozi…

Sipiika yali ayagala tunoonyereze ku UG Airlines mu kyaama – Hon. Ssenyonyi

Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi; “Ntegeezeddwako nti Sipiika Anita Among yayise…

Abakozi ba UCAA ku kisaawe Entebe kati bakwambala yunifoomu eziriko amannya gaabwe

Abakozi mu kitongole ekivunaanyizibwa ku by’ennyonyi mu Ggwanga ekya Uganda Civil Aviation Authority (UCAA) nga bakulembeddwamu D/Director General…

Ssemujju obadde oyagala Pulezidenti Museveni afuge na mukyala wo? – Sipiika Among

Omubaka Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Ibrahim Semujju Nganda; “Gavumenti eno eddukanyizibwa Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Waliwo abasuulidde Poliisi piki piki esangiddwamu ejjambiya 2

Kabangali ya Uganda Police Force ennawunyi ekiro kyajjo yayimirizza booda booda eyabadde etisse abasaabaze 2, wabula bonna badduse…

Aba NUP mulekerawo okuwoza nti abebyokwerinda bawamba abantu bammwe – Wangadya

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu mu Ggwanga Mairam Wangadya avuddeyo nategeeza bbo nga Abakakiiko bwebalemereddwa okumanya amayitire g’abantu…

Ssente za NSSF ziri mu mikono mituufu – Minisita Amongi

Minisita Betty Amongi agamba nti ssente za Bannayuganda abakozi zebatereka mu kittavvu ky’ensimbi ekya NSSF Uganda ziri mu…

Sipiika Among alagidde akakiiko ka Ssenyonyi kanoonyerezebweko

Sipiika Anitah Among alagidde wabeerewo okunoonyereza ku Kakiiko ka COSASE ku ngeri gyekakozeemu emirimu gyako. Ono agamba nti…