Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Ssente za NSSF ziri mu mikono mituufu – Minisita Amongi
January 18, 2023 · Mubiru Ali
Minisita Betty Amongi agamba nti ssente za Bannayuganda abakozi zebatereka mu kittavvu ky’ensimbi ekya NSSF Uganda ziri mu mikono mituufu era nga Minisitule y’ebyensimbi yazisiga bulungi. Bino abyogedde yakava mu Kakiiko akalondoola ebyenfuna mu Palamenti.