Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Abakozi ba UCAA ku kisaawe Entebe kati bakwambala yunifoomu eziriko amannya gaabwe

January 20, 2023 · Mubiru Ali
Abakozi mu kitongole ekivunaanyizibwa ku by’ennyonyi mu Ggwanga ekya Uganda Civil Aviation Authority (UCAA) nga bakulembeddwamu D/Director General Lumonya Olive wamu nakungu okuva muDirectorate of Citizenship and Immigration nga bakulembeddwamu Gen. Apollo Gowa basisinkanye n’abakozi ba CAA abakola ku kisaawe Entebe enkya yaleero okusala entotto ku ngeri gyabayinza okuweereza obulungi abasaabaze.
Kiyisiddwa nti abakozi bonna ababa balina okukola balina okwamba yunifoomu eziriko amannya gaabwe era tebajja kukirizibwa kukozesa masimu gaabwe nga baweereza abasaabaze.